Event: ‘Two-day Luganda Conference’ |
|
Date: Friday, June 25, 2010 At 09:00:00 AM Duration: 2 Days | |||||
|
||||||
This is to invite you to participate in the two-day Luganda Conference scheduled for 25th – 26th June 2010 at the Makerere University, Main Hall.
You are also invited to prepare and submit abstracts. The deadline for submission of abstracts is 18th February 2010. See detailed Luganda version below SSEMASOMO W’OLUGANDA (LUGANDA CONFERENCE)
Ekitongole ky’Oluganda mu Institute of Languages, Makerere University kiteeseteese OMUSOMO SSEMASOMO ku: OKUKULAAKULANYA OLUGANDA MU KUSOOMOOZEBWA KWA LEERO Ennaku z’omwezi:…25 – 26 Ogwomukaaga, 2010 E Makerere University, Main Hall. Ekigendererwa kya Conference eno kwe kwoleka okunoonyereza okukoleddwa ku Luganda n’okusalira awamu amagezi ag’okuseetula Oluganda okulutuusa ku ddaala ly’ekikugu. Aboogezi abakulu:
Okuwandiika empapula
Abandyagadde okusoma empapula mu Ssemasomo ono basabibwa okuweereza ebifunze byabwe mu bigambo ebitasukka 300. Bannannyini bifunze ebinaaba biyiseemu bajja kutegeezebwa bagende mu maaso n’okuwandiika empapula zaabwe. Buli lupapula luliweebwa eddakiika 45: 30 za kusomeramu lupapula; 15 za kukubaganyirizaamu birowoozo ku lupapula olwo. Ebinaayogerwako/ebinaawandiikibwako bye bino:
Ebifunze byonna biweerezebwe ku ndagiriro eno:
|